1 Chronicles 2:29 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Muka Abisuru yali ayitibwa Abiwayili, era yamuzaalira Akubani ne Molidi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abisuli yalina omukyala erinnya lye Abikayiri, era n’amuzaalira Abani ne Molidi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Muka Abisuli erinnya lye Abikayiri; yamuzaalira Abani, ne Molidi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Muka Abisuuri erinnya lye Abihayili, yamuzaalira Abani ne Molidi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne muka Abisuli erinnya lye yali Abikayiri; n'amuzaalira Abani, ne Molidi.