1 Chronicles 2:30 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Batabani ba Nadabu: Seledi ne Appayimu; Seledi yafa talina baana.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Batabani ba Nadabu be baali Seredi ne Appayimu, naye Seredi n’afa nga tazadde mwana.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Batabani ba Nadabu ye Seredi ne Appayimu: kyokka Seredi n'afa nga tazadde mwana.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne batabani ba Nadabu: Seledi ne Appayiimu. Kyokka Seledi yafa tazadde baana.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne batabani ba Nadabu; Seredi, ne Appayimu: naye Seredi n'afa nga talina baana.