1 Chronicles 2:31 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mutabani wa Appayimu yali Yisi; mutabani wa Yisi: Sesani, mutabani wa Sesani: Akulayi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mutabani wa Appayimu yali Isi, ate nga Isi ye kitaawe wa Akulayi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mutabani wa Appayimu yali Isi. Mutabani wa Isi yali Sesani. Ne mutabani wa Sesani yali Alayi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mutabani wa Appayiimu yali Yiisi, ate mutabani wa Yiisi yali Sesani, ne mutabani wa Sesani yali Alayi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne batabani ba Appayimu; Isi. Ne batabani ba Isi; Sesani. Ne batabani ba Sesani; Alayi.