1 Chronicles 2:32 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Batabani ba Yada muganda wa Sammayi: Yeteri ne Yonatani. Yeteri yafa tazadde baana.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Batabani ba Yada muganda we Sammayi be baali Yeseri ne Yonasaani, naye Yeseri n’afa nga tazadde mwana.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Batabani ba Yada, muganda wa Sammayi be bano: Yeseri ne Yonasaani: kyokka Yeseri yafa nga tazadde mwana.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Batabani ba Yaada muganda wa Sammayi: Yeteri, ne Yonataani. Yeteri yafa tazadde baana.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne batabani ba Yada, muganda wa Sammayi; Yeseri, ne Yonasaani: Yeseri n'afa nga talina baana.