1 Chronicles 2:34 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Sesani teyalina baana ba bulenzi, wabula ba buwala bokka. Yalina omuddu Omumisiri ayitibwa Yaruka.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Sesani ye yalina baana ba buwala bokka, ng’alina n’omuddu Omumisiri, erinnya lye Yala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Sesani teyazaala baana ba bulenzi wabula ba buwala bokka. Sesani oyo yalina omuddu Omumisiri, erinnya lye Yala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Sesani teyazaala baana ba bulenzi wabula ba buwala bokka. Sesani oyo yalina omuddu Omumisiri erinnya lye Yara.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Sesani teyalina baana ba bulenzi wabula ab'obuwala. Sesani n'aba n'omuddu Omumisiri, erinnya lye Yala.