1 Chronicles 2:35 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Sesani omuddu we Yaruka yamuwa muwala we abeere mukazi we. Omuwala n'amuzaalira Attayi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Sesani n’awaayo omu ku bawala be okufuumbirwa omuddu we Yala, era omuwala n’azaala Attayi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Sesani n'addira muwala we n'amuwa Yala omuddu we amuwase, omuwala oyo n'amuzaalira Attayi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Sesani n'addira muwala we n'amuwa Yara omuddu we amuwase, omuwala oyo n'amuzaalira Attayi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Sesani n'awa Yala omuddu we muwala we okumufumbirwa; n'amuzaalira Attayi.