1 Chronicles 2:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Tamari, mukaamwana wa Yuda, yamuzaalira Perezi ne Zeraki. Awamu Yuda yalina batabani be bataano.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Tamali muka mwana wa Yuda, n’azaalira Yuda Pereezi, ne Zeera. Batabani ba Yuda bonna awamu baali bataano.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Batabani ba Yuda abalala be bano: Pereezi ne Zeera. Abo yabazaala mu Tamali, mukaamwana we. Batabani ba Yuda bonna awamu baali bataano.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Batabani ba Yuda abalala be bano: Pereezi ne Zera. Abo yabazaala mu Tamari, mukaamwana we. Batabani ba Yuda bonna awamu baali bataano.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Tamali muka mwana we n'amuzaalira Pereezi ne Zeera. Batabani ba Yuda bonna baali bataano.