1 Chronicles 2:43 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Batabani ba Keburoni: Kora, Tappuwa, Rekemu ne Sema.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Batabani ba Kebbulooni baali Koola, ne Tappua, ne Lekemu, ne Sema.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Batabani ba Kebbulooni be bano: Koola, Tappuwa, Lekemu ne Seema.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Batabani ba Heburooni: Koora, ne Tappuwa, ne Rekemu, ne Sema.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne batabani ba Kebbulooni; Koola, ne Tappuwa, ne Lekemu, ne Seema.