1 Chronicles 2:44 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Sema yazaala Rakamu eyazaala Yorukewamu. Rekemu ye yazaala Sammayi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Sema n’azaala Lakamu, ne Lakamu n’azaala Yolukeyaamu. Lekemu n’azaala Sammayi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Seema n'azaala Lakamu, kitaawe wa Yolukeyaamu; Lekemu n'azaala Sammayi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Sema yazaala Rehamu kitaawe wa Yorukeyamu, ate Rekemu n'azaala Sammayi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Seema n'azaala Lakamu, kitaawe wa Yolukeyaamu; Lekemu n'azaala Sammayi.