1 Chronicles 2:46 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Efa omukazi wa Kalebu omulala yazaala Karani, Moza ne Gazezi. Karani yazaala Gazezi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Efa omukazi omulala owa Kalebu yamuzaalira Kalani, ne Moza ne Gazezi. Ate Kalani n’azaala omulenzi gwe yatuuma Gazezi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kalebu yalina omuzaana erinnya lye Efa eyamuzalira; Kalani, Moza ne Gazezi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kalebu yalina omukazi omulala, erinnya lye Efa, eyazaala Harani ne Moza ne Gazeezi, Harani n'azaala Gazeezi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Efa muzaana wa Kalebu n'azaala Kalani, ne Moza, ne Gazezi: Kalani n'azaala Gazezi.