1 Chronicles 2:48 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Maaka, omukazi wa Kalebu omulala, yazaala Seberi ne Tirukana.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ate era Kalebu yalina omukazi omulala, Maaka eyamuzaalira Seberi ne Tirukaana.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Maaka omuzaana wa Kalebu n'azaala Seberi ne Tirukaana.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Maaka omukazi omulala owa Kalebu, n'azaala Seberi ne Tiruhaana.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Maaka omuzaana wa Kalebu n'azaala Seberi ne Tirukaana.