1 Chronicles 2:50 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abo lye zzadde lya Kalebu. Bano be baali batabani ba Kuru omuggulanda wa Efurata: Sobali kitaawe wa Kiriyati-Yewarimu,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abo be baali bazzukulu ba Kalebu. Batabani ba Kuuli baali Efulaasa omuggulanda, Sobali n’azaala Kiriyasuyalimu,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bano era be batabani ba Kalebu: Kuuli ye mubereberye we mu mukazi we Efulaasa. Kuuli yazaala Sobali kitaawe wa Kiriyasuyalimu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bano era be batabani ba Kalebu: Huuri ye muggulanda we mu mukazi we Efuraati. Huuri yazaala Sobali kitaawe wa Kiriyati Yeyariimu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abo be baali batabani ba Kalebu; mutabani wa Kuuli, omubereberye wa Efulaasa, Sobali kitaawe wa Kiriyasuyalimu;