1 Chronicles 2:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Batabani ba Kezuroni abaamuzaalirwa baali Yerakumeeli, Ramu ne Kelubayi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Batabani ba Kezulooni baali Yerameeri, ne Laamu ne Kerubayi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Batabani ba Kezulooni be bano: Yerameeri, Laamu ne Kerubayi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Batabani ba Hezirooni be bano: Yerameeli, Raamu, ne Kelubaayi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era batabani ba Kezulooni, abaamuzaalirwa; Yerameeri, ne Laamu, ne Kerubayi.