1 Chronicles 20:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe yajoogereza Yisirayeli, naye Yonatani mutabani wa Simewa, muganda wa Dawudi, n'amutta.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yasoomooza nnyo Isirayiri, era Yonasaani mutabani wa Simeeyi, muganda wa Dawudi n’amutta.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo bwe yasoomoza Isiraeri, Yonasaani mutabani wa Simeeya muganda wa Dawudi n'amutta.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo bwe yasoomoza Abayisirayeli, Yonataani mutabani wa Simeeya muganda wa Dawudi, n'amutta.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo bwe yasoomoza Isiraeri, Yonasaani mutabani wa Simeeya muganda wa Dawudi n'amutta.