1 Chronicles 21:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Gaadi n'ajja ewa Dawudi, n'agamba nti: “Londako ky'oyagala:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Gaadi n’agenda eri Dawudi n’amugamba nti, “Bw’ati bw’ayogera Mukama nti, ‘Weerobozeeko ku bisatu:
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Gaadi n'ajja eri Dawudi n'amugamba nti, “Bw'atyo bw'ayogera Mukama nti, ‘Weerobozeeko ky'onooyagala;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Gaadi n'agenda eri Dawudi, n'amugamba nti: “Mukama agamba nti: ‘Werobozeeko ky'oyagala:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Gaadi n'ajja eri Dawudi, n'amugamba nti Bw'atyo bw'ayogera Mukama nti Weerobozeeko ky'onooyagala;