1 Chronicles 21:14 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo Omukama n'asindika kawumpuli ku Yisirayeli; mu Yisirayeli ne mufaamu abasajja emitwalo musanvu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Mukama Katonda n’aweereza kawumpuli ku Isirayiri, abantu emitwalo musanvu ne bafa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Mukama n'aleeta kawumpuli ku Isiraeri; awo mu Isiraeri ne mufaamu abasajja emitwalo musanvu (70,000).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Mukama n'asindika kawumpuli mu Yisirayeli, ne mufaamu abantu emitwalo musanvu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Mukama n'aleeta kawumpuli ku Isiraeri: awo ku Isiraeri ne kufa abasajja obukumi musanvu.