1 Chronicles 21:19 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Dawudi n'ayambuka ng'agondera ekigambo Gaadi kye yali amugambye mu linnya ly'Omukama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Dawudi n’agondera ekigambo Gaadi kye yayogera mu linnya lya Mukama Katonda, n’ayambuka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Dawudi n'agenda nga Gaadi, bwe yamugamba mu linnya lya Mukama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Dawudi n'agenda, nga Gaadi bwe yamugamba mu linnya lya Mukama.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Dawudi n'ayambuka olw'ekigambo kya Gaadi, kye yayogera mu linnya lya Mukama.