1 Chronicles 21:25 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bw'atyo Dawudi n'asasula Orunani olw'ekifo sekeli eza zaabu lukaaga.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Dawudi n’agula ekifo kya Olunaani kilo musanvu eza zaabu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Dawudi n'asasula Olunaani sekeri eza zaabu ezipimibwa lukaaga (600), okugula ekibanja.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Dawudi n'asasula Orunaani Sekeli lukaaga eza zaabu okugula ekibanja ekyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Dawudi n'awa Olunaani okugula ekibanja sekeri eza zaabu ezipimibwa lukaaga.