1 Chronicles 22:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kale nno, mwana wange, Omukama abeere naawe; akuwe ebintu bikulamire osobole okuzimbira Omukama Katonda wo ennyumba, nga ye yennyini bwe yakwogerako.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Kaakano, mwana wange, Mukama abeere naawe, era olabe omukisa, ozimbire Mukama Katonda wo ennyumba, nga bwe yayogera.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale, mwana wange Mukama abeere naawe; olabe omukisa, ozimbe ennyumba ya Mukama Katonda wo, nga bwe yakwogerako.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kale mwana wange, Mukama, Katonda wo abeere naawe, akuwe omukisa osobole okumuzimbira Essinzizo nga bwe yayogera ebifa ku ggwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale, mwana wange, Mukama abe naawe; olabe omukisa, ozimbe ennyumba ya Mukama Katonda wo, nga bwe yakwogerako.