1 Chronicles 22:16 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ogw'okukola ne zaabu, ffeeza, ekikomo, n'ekyuma. Situka, otandike omulimu; Omukama abeere naawe.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
zaabu ne ffeeza, n’ebikomo, n’ekyuma. Kaakano tandikirawo okukola era Mukama akuluŋŋamye.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
egya zaabu ne ffeeza, n'ebikomo n'ebyuma; kale situka okole omulimu, era Mukama abeere naawe.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
abatabalika bungi, nga bakozesa zaabu ne ffeeza n'ekikomo n'ekyuma. Situka otandike omulimu, era Mukama abeere naawe.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
zaabu ne ffeeza n'ebikomo n'ebyuma tebibalika; golokoka okole, era Mukama abeere naawe.