1 Chronicles 22:17 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Dawudi n'alagira n'abaami bonna mu Yisirayeli bayambe Solomoni mutabani we.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Dawudi n’alagira abakulembeze bonna aba Isirayiri okuyamba mutabani we Sulemaani ng’agamba nti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era Dawudi n'alagira n'abakulu bonna aba Isiraeri okuyamba Sulemaani mutabani we, ng'ayogera nti,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Dawudi n'alagira abakulembeze bonna aba Yisirayeli okuyamba Solomooni mutabani we. N'agamba nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era Dawudi n'alagira n'abakulu bonna aba Isiraeri okuyamba Sulemaani mutabani we, ng'ayogera nti