1 Chronicles 22:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'endoddo z'entolookyo zaali teziteeberekeka bungi, kubanga Abasidoni n'ab'e Tiiro baali baleetedde Dawudi endoddo nnyingi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yawaayo n’emivule egitabalika, Abazidoni n’Abatuulo gye baamuleetera.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
era n'embaawo ez'emivule ezitabalika; kubanga Abazidoni n'Abatuulo baaleeta emivule mingi eri Dawudi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
era n'emiti mingi nnyo egy'emivule egitaasobola kubalibwa, abantu b'e Sidoni n'e Tiiro gye baamuleetera.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'emivule egitabalika: kubanga Abazidoni n'Abatuulo baaleeta emivule mingi eri Dawudi.