1 Chronicles 22:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Dawudi n'agamba Solomoni nti: “Mwana wange, nayagala dda okuzimbira erinnya ly'Omukama Katonda wange ennyumba,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Dawudi n’agamba Sulemaani nti, “Mwana wange, kyali mu mutima gwange okuzimba ennyumba ku lwa Mukama Katonda wange.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Dawudi n'agamba Sulemaani mutabani we nti, “Nze, kyali mu mutima gwange okuzimbira erinnya lya Mukama Katonda wange ennyumba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Dawudi n'amugamba nti: “Mwana wange, nayagala okuzimbira Mukama Katonda wange Essinzizo okumussaamu ekitiibwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Dawudi n'agamba Sulemaani mutabani we nti Nze, kyali mu mutima gwange okuzimbira erinnya lya Mukama Katonda wange ennyumba.