1 Chronicles 23:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Batabani ba Simeyi: Yakati, Zina, Yewusi ne Beriya; abo be batabani ba Simeyi, bali bana.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Batabani ba Simeeyi omulala Yakasi, ne Zina, ne Yewusi ne Beriya, be bana bonna awamu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne batabani ba Simeeyi, baali bana era be bano: Yakasi, Zina, ne Yewusi, ne Beriya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Batabani ba Simeeyi baali: Yahati, Ziina, ne Yewusi, ne Beriya. Abo abana be baali batabani ba Simeeyi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne batabani ba Simeeyi: Yakasi, Zina, ne Yewusi, ne Beriya. Abo abana baali batabani ba Simeeyi.