1 Chronicles 23:14 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bo batabani ba Musa omusajja wa Katonda baabalirwa mu kika kya Leevi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Batabani ba Musa omusajja wa Katonda babalibwa nga ba mu kika kya Leevi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye Musa omusajja wa Katonda, batabani be baabalirwa mu kika kya Leevi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye batabani ba Musa omusajja wa Katonda, baabalirwa mu Baleevi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye Musa omusajja wa Katonda; batabani be baayatulwa mu kika kya Leevi.