1 Chronicles 23:17 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Batabani ba Eliyezeri: Rekabiya, y'asooka; Eliyezeri teyalina baana ba bulenzi balala, naye bo batabani ba Rekabiya baali bangi ekiyitiridde.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu bazzukulu ba Eryeza, Lekabiya ye yali omukulu. Eryeza teyalina baana balala, naye batabani ba Lekabiya baali bangi ddala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Eryeza yalina mutabani we omu yekka ye Lekabiya. Eryeza n'ataba na baana balala ba bulenzi; kyokka batabani ba Lekabiya ne baba bangi nnyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Eliyezeeri yalina mutabani we omu yekka Rehabiya, kyokka batabani ba Rehabiya ne baba bangi nnyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne batabani ba Eryeza be bano, Lekabiya omukulu. Eryeza n'ataba na baana balala ba bulenzi; naye batabani ba Lekabiya ne baba bangi nnyo.