1 Chronicles 23:19 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Batabani ba Keburoni: Yeriya y'asooka, Amariya wa kubiri, Yakaziyeli wa kusatu, Yekamewamu wa kuna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu batabani ba Kebbulooni, Yeriya omukulu, Amaliya nga wakubiri, Yakaziyeri nga wakusatu, ne Yekameyamu nga ye wookuna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kebbulooni yalina batabani be bana; Yeriya omukulu, Amaliya ow'okubiri, Yakaziyeeri ow'okusatu, ne Yekameyamu ow'okuna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mu batabani ba Heburooni, Yeriya ye yali omukulu, Amariya ye yali owookubiri, Yahaziyeeli ye yali owookusatu, ne Yekameyamu nga ye wookuna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Batabani ba Kebbulooni; Yeriya omukulu, Amaliya ow'okubiri, Yakaziyeri ow'okusatu, ne Yekameyamu ow'okuna.