1 Chronicles 23:25 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Dawudi yali agambye nti: “Omukama awadde abantu be Yisirayeli ekiwummulo, naye yennyini azze asule mu Yeruzaalemu emirembe gyonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Dawudi yali agambye nti, “Olw’okuba Mukama Katonda wa Isirayiri, awadde abantu be emirembe, era abeera mu Yerusaalemi emirembe gyonna,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga Dawudi yayogera nti, “Mukama Katonda wa Isiraeri awadde abantu be emirembe; era abeera mu Yerusaalemi emirembe gyonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kubanga Dawudi yagamba nti: “Mukama Katonda wa Yisirayeli awadde abantu be emirembe, era naye yennyini anaabeeranga mu Yerusaalemu emirembe gyonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga Dawudi yayogera nti Mukama Katonda wa Isiraeri awadde abantu be emirembe; era abeera mu Yerusaalemi emirembe gyonna: