1 Chronicles 23:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abaleevi abaali bawezezza emyaka amakumi asatu n'okusingawo ne babalibwa kinnoomu; baawera abasajja emitwalo esatu mu kanaana.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abaleevi abaali baweza emyaka amakumi asatu n’okusingawo baabalibwa, n’omuwendo gw’abasajja bonna gwali emitwalo esatu mu kanaana.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abaleevi bonna abawezezza emyaka asatu (30) n'okusingawo ne babalibwa: n'omuwendo gwabwe kinnoomu gwali emitwalo esatu mu kanaana (38,000).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abasajja Abaleevi bonna ab'emyaka amakumi asatu n'okusingawo, ne babalibwa kinnoomu, ne bawera emitwalo esatu mu kanaana.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abaleevi ne babalibwa okuva ku myaka amakumi asatu n'okukirawo: n'omuwendo gwabwe ng'emitwe bwe gyali buli muntu kinnoomu gwali obukumi busatu mu kanaana.