1 Chronicles 23:30 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ku makya ba kwebazanga era bagulumize Omukama, n'akawungeezi bakole kye kimu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Be baayimiriranga okwebazanga n’okutenderezanga Mukama buli nkya na buli akawungeezi,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
balinanga n'okuyimiriranga buli nkya okwebazanga n'okutenderezanga Mukama, era n'okukola bwe batyo buli akawungeezi;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Baalina okuberangawo okwebaza Mukama n'okumutendereza buli nkya n'akawungeezi,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'okuyimiriranga buli nkya okwebazanga n'okutenderezanga Mukama, era bwe batyo akawungeezi;