1 Chronicles 23:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Dawudi n'abagabanya mu bitundu by'abatabani ba Leevi, kwe kugamba nti: Gerusoni, Kewati ne Merari.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Dawudi n’agabanyamu Abaleevi mu bibinja ng’abaana ba Leevi bwe baali: Gerusoni, ne Kokasi ne Merali.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Dawudi n'abagabanya mu mpalo ng'abaana ba Leevi bwe baali; Gerusoni, Kokasi, ne Merali.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Dawudi n'agabanya mu Baleevi ebibinja bisatu, nga batabani ba Leevi bwe baali Gerusooni, Kohati ne Merari.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Dawudi n'abasalamu empalo ng'abaana ba Leevi bwe baali; Gerusoni, Kokasi, ne Merali.