1 Chronicles 24:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Dawudi n'abagabanyaamu ng'ayambibwako Zadoki omu ku batabani ba Eleyazari ne Akimeleki omu ku batabani ba Yitamari mu bisanja byabwe eby'okuweereza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Dawudi ng’ayambibwako Zadooki muzzukulu wa Eriyazaali, ne Akimereki muzzukulu wa Isamaali, yabaawulamu ebibinja nga bwe baalondebwa mu kuweereza kwabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Dawudi wamu ne Zadoki ow'oku batabani ba Eriyazaali ne Akimereki ow'oku batabani ba Isamaali ne baawulamu bakabona ebibinja bye banaakolerangamu okuweereza kwabwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kabaka Dawudi wamu ne Zaddooki asibuka mu Eleyazaari, ne Ahimeleki asibuka mu Yitamaari, ne baawulamu bakabona ebibinja bye banaakolerangamu emirimu gyabwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Dawudi wamu ne Zadoki ow'oku batabani ba Eriyazaali ne Akimereki ow'oku batabani ba Isamaali ne babasalamu ng'ebisanja byabwe bwe byali mu kuweereza kwabwe.