1 Chronicles 24:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Akalulu kaasooka kugwa ku Yowaribu, akookubiri ku Yedaaya,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Akalulu akaasooka kaagwa ku Yekoyalibu, n’akokubiri ku Yedaya,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo akalulu ak'olubereberye ne kagwa ku, Yekoyalibu, ak'okubiri ku Yedaya;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo akalulu akasooka ne kalonda Yehoyaribu, akookubiri Yedaaya;
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo akaluIu ak'olubereberye ne kamugwako Yekoyalibu, ak'okubiri Yedaya;