1 Chronicles 25:15 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
akoomunaana ku Yesaaya, batabani be ne baganda be: kkumi na babiri;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ak’omunaana kagwa ku Yesaya, batabani be n’ab’eŋŋanda ze, kkumi na babiri;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ak'omunaana kaalonda Yesaya, ne batabani be ne baganda be, kkumi na babiri.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ak'omunaana ne kalonda Yesaaya ne batabani be ne baganda be, bonna wamu kkumi na babiri.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ak'omunaana Yesaya, batabani be ne baganda be, kkumi na babiri: