1 Chronicles 25:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Akalulu ak'okutwala ebisanja byabwe baakakuba kyenkanyi: omukulu n'omuto, omuyigiriza n'omuyigirizwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bonna baakubira obululu emirimu gye baaweebwa, abato n’abakulu, omutendesi ne gwe batendeka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bonna abakulu n'abato, abakugu n'abayiga, bakubirwanga obululu kyenkanyi okulondebwa ab'okuweebwanga emirimu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bonna abakulu n'abato, abakugu n'abayiga, bakubirwanga bululu okulondebwa okuweebwa emirimu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne bakubira ebyo bye baateresebwa obululu bonna okwenkana, abato era n'abakulu, omuyigiriza era n'omuyigirizwa.