1 Chronicles 26:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ebisanja by'abaggazi: Mu ssiga lya Kora: Meselemiya mutabani wa Kore omu ku batabani ba Asafu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ebibinja by’abaggazi byali: Mu Bakola, waaliyo Meseremiya mutabani wa Kole, omu ku batabani ba Asafu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Zino ze mpalo z'abaggazi: ku basibuka mu Bakola; Meseremiya mutabani wa Kola, ow'omu nnyumba ya Asafu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bano be baali abaggazi b'Essinzizo ku basibuka mu Koora, waaliwo Meselemiya mutabani wa Koore ow'omu nnyumba ya Asafu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Olw'empalo z'abaggazi: ku Bakola; Meseremiya mutabani wa Kole, ku batabani ba Asafu.