1 Chronicles 26:18 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ku luggya olw'ebugwanjuba: bana ku kkubo, ate babiri ku luggya lwennyini.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ku luuyi olw’ebugwanjuba olw’oluggya waaliyo bana, ne mu Luggya lwennyini waaliyo babiri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abakuumi bana baali luuyi olw'ebugwanjuba, olw'oluggya awaali olutindo, ne mu luggya mwalimu babiri.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Okuliraana olukuubo olw'ebugwanjuba, waaliwo abakuumi babiri.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Aba Palubali ku luuyi olw'ebugwanjuba, awaali olutindo bana, ne ku Palubali babiri.