1 Chronicles 26:24 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Subayeli ow'omu ssiga lya Gerusomu mutabani wa Musa ye yali omuwanika omukulu ow'enkuluze.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Sebweri muzzukulu wa Gerusomu, mutabani wa Musa, ye yali omuwanika omukulu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Sebweri mutabani wa Gerusomu, eyali ava mu lulyo lwa Musa, ye yali omukulu w'amawanika.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Sebweli mutabani wa Gerusooni, Gerusooni mutabani wa Musa, ye yali omukulu w'amawanika.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ne Sebweri mutabani wa Gerusomu, mutabani wa Musa, ye yali omukulu w'amawanika.