1 Chronicles 26:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Batabani ba Obedi-Edomu: Semaaya omuggulanda, Yozabadi owookubiri, Yowa owookusatu, Sakari owookuna, Netaneli owookutaano,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Obededomu naye yalina abaana aboobulenzi nga Semaaya ye w’olubereberye, ne Yekozabadi nga wakubiri, ne Yowa nga wakusatu, ne Sakali nga wakuna, ne Nesaneeri nga wakutaano,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era Obededomu yalina abaana ab'obulenzi: Semaaya omubereberye, Yekozabadi ow'okubiri, Yowa ow'okusatu, ne Sakali ow'okuna, ne Nesaneeri ow'okutaano;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Waaliwo ne Obededomu, yalina abaana ab'obulenzi, be bano: Semaaya omuggulanda, Yehozabaadi ye wookubiri; owookusatu Yowa, ne Sakari owookuna, ne Netaneeli owookutaano,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era Obededomu yalina abaana ab'obulenzi; Semaaya omubereberye, Yekozabadi ow'okubiri, Yowa ow'okusatu, ne Sakali ow'okuna, ne Nesaneeri ow'okutaano;