1 Chronicles 26:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ammiyeli owoomukaga, Yissakari owoomusanvu, Pewulletayi owoomunaana. Anti Katonda yali amuwadde omukisa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ne Ammiyeri nga wamukaaga, ne Isakaali nga wa musanvu, Pewulesayi nga wa munaana, Katonda gwe yawa omukisa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ammiyeri ow'omukaaga, Isakaali ow'omusanvu, Pewulesayi ow'omunaana: kubanga Katonda bwatyo bwe yawa Obededomu omukisa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ammiyeeli ow'omukaaga, Yissakaari ow'omusanvu, n'ow'omunaana Pewulletayi. Bw'atyo Katonda bwe yawa Obededomu omukisa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ammiyeri ow'omukaaga, Isakaali ow'omusanvu, Pewulesayi ow'omunaana: kubanga Katonda n'amuwa omukisa.