1 Chronicles 27:19 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ku lwa Zebuluni: Yisumaaya mutabani wa Obadiya. Ku lwa Nafutali: Yeremoti mutabani wa Azuryeli.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
eyafuganga Zebbulooni yali Isumaaya mutabani wa Obadiya; eyafuganga Nafutaali yali Yeremozi mutabani wa Azulyeri;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ekika kya Zebbulooni kyali kikulirwa Isumaaya mutabani wa Obadiya: n'ekya Nafutaali nga kikulirwa Yeremoosi mutabani wa Azuliyeeri.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ekika kya Zebbulooni kyali kikulirwa Yisumaaya mutabani wa Obadiya, nga Yerimooti mutabani wa Aziriyeeli ye akulira ekya Nafutaali.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ku Zebbulooni Isumaaya mutabani wa Obadiya: ku Nafutaali Yeremosi mutabani wa Azutiyeeri: