1 Chronicles 27:21 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ku lw'ekyokubiri ekya Manasse mu Gileyaadi: Yiddo mutabani wa Zakariya. Ku lwa Benyamiini: Yaasiyeli mutabani wa Abuneri.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
eyafuganga ekitundu ky’ekika kya Manase ekirala ekyabeeranga mu Gireyaadi yali Iddo mutabani wa Zekkaliya; eyafuganga Benyamini yali Yaasiyeri mutabani wa abuneeri;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yiddo mutabani wa Zekkaliya n'akulira ekitundu eky'okubiri eky'ekika kya Manase mu Gireyaadi: ekika kya Benyamini ne kikulirwa Yaasiyeri mutabani wa Abuneeri.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yiddo mutabani wa Zekariya n'akulira ekimu ekyokubiri ekirala eky'Ekika kya Manasse mu Gileyaadi. Yaasiyeeli mutabani wa Abuneeri ye yali akulira Ekika kya Benyamiini,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ku kitundu ky'ekika kya Manase mu Gireyaadi Iddo mutabani wa Zekkaliya; ku Benyamini Yaasiyeri mutabani wa Abuneeri: