1 Chronicles 27:33 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Akitofeli yabanga mubuulirizi wa kabaka; Kusayi Omwaruki yali munywanyi wa kabaka;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Akisoferi naye yali muteesa wa kabaka, ate nga Kusaayi Omwaluki ye mukwano gwa kabaka nnyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Akisoferi; kabaka gwe yeebuuzangako: Kusaayi Omwaluki ye yali mukwano gwa kabaka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ahitofeeli ye yeebuuzibwangako kabaka. Husaayi Omwaruki ye yali mukwano gwa kabaka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ne Akisoferi ye yateesanga ebigambo bya kabaka: Kusaayi Omwaluki ye yali mukwano gwa kabaka: