1 Chronicles 3:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mutabani wa Solomoni yali Rekobowamu, Abiya mutabani we, Asa mutabani we, Yosafati mutabani we,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mutabani wa Sulemaani yali Lekobowaamu, ne Abiya nga ye mutabani wa Lekobowaamu, ne Asa nga ye mutabani wa Abiya, ne Yekosafaati nga ye mutabani wa Asa,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Sulemaani yazaala Lekobowaamu, Lekobowaamu n'azaala Abiya, Abiya n'azaala Asa, Asa n'azaala Yekosafaati.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Solomooni yazaala Rehobowaamu, Rehobowaamu n'azaala Abiya, Abiya n'azaala Asa, Asa n'azaala Yehosafaati,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne Lekobowaamu ye yali mutabani wa Sulemaani, mutabaai we Abiya, mutabani we Asa, mutabani we Yekosafaati;