1 Chronicles 3:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yoramu mutabani we, Akaziya mutabani we, Yowasi mutabani we,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ne Yolaamu nga ye mutabani wa Yekosafaati, ne Akaziya nga ye mutabani wa Yolaamu, ne Yowaasi nga ye mutabani wa Akaziya,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yekosafaati n'azaala Yolaamu, Yolaamu n'azaala Akaziya, Akaziya n'azaala Yowaasi;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yehosafaati n'azaala Yoraamu, Yoraamu n'azaala Ahaaziya, Ahaaziya n'azaala Yowaasi,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
mutabani we Yolaamu, mutabani we Akaziya, mutabani we Yowaasi;