1 Chronicles 3:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Amaziya mutabani we, Azariya mutabani we, Yotamu mutabani we,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Amaziya nga ye mutabani wa Yowaasi, ne Azaliya nga ye mutabani wa Amaziya, ne Yosamu nga ye mutabani wa Azaliya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yowaasi n'azaala Amaziya, Amaziya n'azaala Azaliya, Azaliya n'azaala Yosamu;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yowaasi n'azaala Amaziya, Amaziya n'azaala Azariya, Azariya n'azaala Yotamu,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
mutabani we Amaziya, mutabani we Azaliya, mutabani we Yosamu;