1 Chronicles 3:14 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Amoni mutabani we, Yosiya mutabani we.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Amoni yali mutabani wa Manase, ne Yosiya nga ye mutabani wa Amoni.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Manase n'azaala Amoni, Amoni n'azaala Yosiya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Manasse n'azaala Amoni, Amoni n'azaala Yosiya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
mutabani we Amoni, mutabani we Yosiya.