1 Chronicles 3:15 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Batabani ba Yosiya: Omuggulanda Yokanani; owookubiri Yoyakimu; owookusatu Zedekiya, n'owookuna Sallumu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Batabani ba Yosiya baali Yokanaani omuggulanda, ne Yekoyakimu ye yali owookubiri, ne Zeddekiya nga wa wakusatu, ne Sallumu nga wakuna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Batabani ba Yosiya: omubereberye ye Yokanani, ow'okubiri Yekoyakimu, ow'okusatu Zeddekiya, ow'okuna Sallumu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Batabani ba Yosiya: omuggulanda ye Yohanaani, owookubiri Yehoyakiimu, owookusatu Zeddeekiya, owookuna Sallumu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne batabani ba Yosiya; omubereberye Yokanani, ow'okubiri Yekoyakimu, ow'okusatu Zeddekiya, ow'okuna Sallumu.