1 Chronicles 3:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
owookusatu Abusalomu mutabani wa Maaka, muwala wa Talumayi kabaka w'e Gessuru; owookuna Adoniya mutabani wa Kaggiti;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
owookusatu ye yali Abusaalomu gwe yazaala mu Maaka muwala wa Talumaayi kabaka w’e Gesuli; n’owookuna ye yali Adoniya gwe yazaala mu Kaggisi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abusaalomu ow'okusatu, omwana wa Maaka muwala wa Talumayi kabaka w'e Gesuli; Adoniya ow'okuna, omwana wa Kaggisi;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
owookusatu Abusaalomu, nnyina ye Maaka muwala wa Kabaka Talumayi ow'e Gesuri; owookuna Adoniya, nnyina ye Haggiiti;
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ow'okusatu, Abusaalomu, omwana wa Maaka muwala wa Talumayi kabaka w'e Gesuli; ow'okuna Adoniya omwana wa Kaggisi;