1 Chronicles 3:20 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'abataano abalala: Kasuba, Oweli, Berekiya, Kasadiya, Yusabu-Kesedi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’abalala abataano be yazaala baali Kasuba, ne Okeri, ne Berekiya, ne Kasadiya ne Yusubukesedi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
n'abalala bataano: Kasuba ne Okeri, ne Berekiya, ne Kasadiya, ne Yusabukesedi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
n'abalala bataano: Hasuba, ne Oheli, ne Berekiya, ne Hasadiya, ne Yusabu Hesedi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ne Kasuba, ne Okeri, ne Berekiya, ne Kasadiya; Yusabukesedi, bataano.